Jump to content

Ebika by'enva

Bisangiddwa ku Wikipedia
Ekinyeebwa

EBIKA BY'ENVA. Ebimu ku bika by'enva

Ezisusubwa: Mulimu ebijanjaalo, ebinnyeebwa, kawo, empindi, empinnamuti, empande, soya, n'ebirala. Ezoobusigo omuli entula, biring'anya, kaamulali ow’ebika byonna, nnakati, ensugga, ennyaanya, entuutunu, n’ebirala.

Ezoomuddo [enva endiirwa omuli doodo, eggobe, ejjobyo, ebbugga, salati, emboga n’ebirala. Ez’emirandira omuli kkaloti, sugabbiiti, bitiruutu, katunguluccumu, ladisi nga ziiyamba nnyo naddala abakyala abali embuto.

Omulimi okumanya ebika b’enva kimuyamba nnyo okumanya endwadde zaabyo, n’okusobola okuzikendeeza, okugeza ng'okulima nga akyusakusa ennimiro.